Endowooza abantu ze balina ku Lulimi Oluganda nga'essomo erisomesebwa mu masomero ga ssekendule n'amatende agaa wagulu mu mbeera abantu.kero
View/ Open
Date
2021-03-21Author
Nassonzi, Dorah
Wasswa, Joseph Male
Nantanda, Zainah
Metadata
Show full item recordAbstract
okunoonyereza kuno kwali kukwata ku ndowooza ez'enjawulo abantu zebalina ku lulimi oluganda nga essomo elisomesebwa mu ssekendule ne mu matendekero agawaggulu. yakolebwa mu bitundu bye Nakulabye mu Lubaga. kyazuulibwa nti Oluganda nga essomo erisomesebwa mu ssekendule ne mu matendekero agawaggulu kukasiza ddala nti okunoonyerza kuno ku malawo endowooza ezo abayizi zebalina ku maddala gombi , mu bazadde wamu n,abasomesa nga abantu bonna baakoleddwako okunoonyereza era bonna tukasa nti buli anaasoma okunoonyereza kwaffe tayinza kusigala kyekimu.
Oluwannyuma lwa ebyo ebyazuulwa naffe twakasa nti ddala kituufu abantu babadde n’endowooza enkyamu ddala ku lulimi nga essomo erisomesebwa abayizi mu mutendera gyombi gamba owa Ssekendule saako n’amatendekero agawaggulu era okunoonyerza kwaffe kuno kwakumalawo okubuusabuusa mu bantu basoma olulimi Oluganda kumitendera gyonna, kaakano ekirala kyetutatuuseeko kwekulaba okusoomooza okwolekedde olulimi Oluganda mu by’enjigiriza naddala ku ddaala lya ssekendule olw’enkyukakyuka mu bisomesebwa ebibya nate obwetaagavu bw’okumanya lwaki omuwendo gw’abayizi abasoma olulimi Oluganda gugenda gukeewa buli lukya nakyo lkyetaagisa okunoonyerezebwako.