Okusomooza abasomesa ba ppulayimale kwe basanga mu kussa mu nkola enkola za gavumenti ku byenniml.
View/ Open
Date
2021-01Author
Nanyonjo, Doreen
Nakeeto, Tonny
Nassaka, Aidah
Busuulwa, Rogers
Metadata
Show full item recordAbstract
Okunonyereza kwaffe kwatambulira ku mutwe 'okusomooza abasomesa ba ppulayimale kwe basanga mu kussa mu nkola enkola za gavumenti ku byenniml. Kwalubirira okuzuula okusomooza abasomesa b'ekibiina ekisooka okutuuka ku ky'okusaatu okusomooza kwe basanga nga bassa enkola za gavumenti ku byennimi mu nkola wano mu uganda okusomesa n'okusomeesereza mu nnimi ennansi kwazukusibwa mu 2006/2007 n'ekigendererwa kyo kwongera ku mutindo gyokusoma n'okuwandika naddala mu bayizi ab'omubyalo. Okunonyereza kuno kwebuuza era nekuddamu ebibuuzo bino; nkola ki ku byennimi ezateekebwawo gavumenti? Baani abateekeddwa okuteekerateekera ennimi zino ennansi ku ddaala lya ppulayimale? Baani abalina okussa enkola zino mu nkola? Kusomoozebwa ki kwebasanga era balina kukuvunnuka batya?