Enkuluze ekwata ku mizizi n'obulombolombo bw'abaganda abanoonyereza.
View/ Open
Date
2022-02-02Author
Mugera, Ronald
Nampijja, Justine
Kasoma, Alex
Nabiryo, Josephine
Ssendi, Mark
Nakyagaba, Winnie
Nantume Joan
Nakayiza Betty
Metadata
Show full item recordAbstract
Newankubadde ensangi zino abantu bangi tebala migaso gyeyolekera mu byabuwangwa, muno nga mw’otwalira emizizo n’obulombolombo, bulijjo kisaanidde okwoleka abantu ebirungi ebifumbekedde mu bintu bino. Kino kiyinza okubeera ekizibu okutuukibwako nga tweyambisa mimwa, wabula singa ebintu bino biwandiikibwa olwo buli omu n’asobola okubeera n’obusobozi obubisoma, abantu bangi bajja kwagala obuwangwa bwabwe era baveemu n’endowooza enkyamu zebalina. Kino ffe tukitandiseeko nga tuyita mu kuwandiika emizizo gy’abaganda n’obulombolombo, n’abalala kwebalyongereza