Ensobi ezikolebwa mu mpandiika y'Oluganda ku bupande bwamadduuka e Kasubi
Date
2022-01Author
Namatovu, Hadijah
Nakanjakko, Sarah
Nakiranda, Brendah
Metadata
Show full item recordAbstract
Ebigendererwa byokunoonyerezaako:
Ekigendererwa ekyawamu:
Okunoonyereza kuno kwagenderera okuzuula ensobi ezikolebwa mu mpandiika y'oluganda ku bupande maduuka.
Ebigendererwa ebironde:
Okuzuula ensonga eziviirako okuwandiika oluganda olukyamu ku bupande bwa maduuka e kasubi.
Okuzuula obuzibu obuyinza okubeerawo singa ensobi ku bupande tezeewalibwa ku maduuka mu kasubi.
Okuzuula engeri gyetuyinza okwewala ensobi ku bupande bwa maduuka e kasubi.
[Abstract in English:
The objective of the research was to investigate the use of Luganda language on sign-posts in Kasubi (Kampala).]