Alipoota y'okunoonyereza ku nsobi ezikolebwa abavubuka mu kukozesa olulimi Oluganda
View/ Open
Date
2022-01Author
Nakiganda, Josephine
Nalule, Jesca
Nankya, Costa
Metadata
Show full item recordAbstract
Okunoonyereza kuno kwagenderera okwekaliriza awamu n'okuzuula ensobi abavubuka aboogezi b'olulimi Oluganda ze bakola mu kulwogera. Ensobi zino zipimirwa ku Luganda olutwalibwa nga olw'olugerero(standard). Twatunuulira ensobi ezo ezikolebwa mu kwogera so si ezo ezikolebwa mu kuwandiika. Abavubuka abasinga bwebabeera boogera nga bakozesa olulimi Oluganda batera
okukola ensobi mu bigambo nga bino wammanga