Amazina amaggunju mu buwangwa bw'Abaganda
View/ Open
Date
2024Author
Nalubega, Flavia
Alinaitwe, George Herbert
Kato, Hussein
Male, John
Nakirijja, Faustar
Metadata
Show full item recordAbstract
Okusookera ddala, obuwangwa y’engeri ennambulukufu abantu ab’eggwanga erimu oba ekitundu ekimu gye bakkiririzaamu oba gye bagoberera okugeza olulimi lwe boogera, emirimu gye bakola, engeri gye beeyisaamu wakati waabwe ne bantu bannaabwe, engeri gye balabiriramu abalwadde, gye bayambamu mu biseera eby’essanyu n’eby’ennaku, enkozesa y’eddagala, obufumbo, enkuza y’abaana, emizizo, ennyambala, ensinza, emikolo, ebivuga, amazina n’ebirala.