Okusoomoza abasomesa ba pulayimale kwe basanga mu kusa mu nkola enkola za gavumenti Ku byennimi
View/ Open
Date
2021-03-19Author
Nanyonjo, Doreen
Kakeeto, Tonny
Nassaka, Aidah
Busuulwa, Rogers
Metadata
Show full item recordAbstract
Okunonyereza kuno kulubirira okuzuula okusomooza abasomesa ba pulayimale okuva Ku kibiina ekisooka okutuuka Ku kyokysatu kwe basanga nga basa enkola za gavumenti Ku byennimi mu nkola.Mu Uganda okusomesereza awamu nokusomesa mu nnimi ennansi kwazukusibwa mu 2006/2007 n'ekigendererwa ky'okwongera ku mutindo gy'okuyiga okusoma n'okuwandiika naddala mu bayizi b'omu byalo.okunonyereza kuno kugenda kwebuuza era Kudde mu bibuuzo bino;nkola ki ku by'ennimi ezateekebwawo gavumenti , bani abateekeddwa okuteekerateekera ennimi ennansi Ku ddaala lya pulayimale , kusomoozebwaki abalina okusa enkola zino mu nkola kwebasanga era bakuvunnuse batya?