Okusoomoza abasomesa ba pulayimale kwe basanga mu kusa mu nkola enkola za gavumenti Ku byennimi
View/ Open
Date
2021-01Author
Nanyonjo, Doreen
Busuulwa, Rogers
Nassaka, Aidah
Kakeeto, Tonny
Metadata
Show full item recordAbstract
Okunonyereza kwaffe kwatambulira Ku mutwe ' OKUSOMOOZA ABASOMESA BA PULAYIMALE KWE BASANGA MU KUSSA MU NKOLA ENKOLA ZA GAVENTI KU BYENNIMI" . Kwalubirira okuzuula okusomooza abasomesa b'ekibiina ekisooka okutuuka Ku ky'okusaatu okusomooza kwe basanga nga enkola za gavumemti Ku byennimi mu nkola .Wano mu Uganda okusomesa n'okusomeesereza mu nnimi ennansi kwazukusibwa mu 2006/2007nekigendererwa kyo kwongera ku mitiindo gyokusoma n'okuwandiika naddala my bayizi ab'omubyalo.Okunonyereza kuno kwebuuza era nekuddamu ebibuuzo bino; Nkola ki Ku byennimi ezateekebwawo gavumenti? Bani abateekeddwa okuteekerateekera ennimi sino ennansi Ku ddaala lya pulayimale ? Bani abalina Okussa enkola zino mu nkola ? Kusomoozebwa Ki kwebasanga era balina kukuvunnuka batya.