Amazina amaggunju mu buwangwa bw'Abaganda

Date
2024
Authors
Nalubega, Flavia
Alinaitwe, George Herbert
Kato, Hussein
Male, John
Nakirijja, Faustar
Journal Title
Journal ISSN
Volume Title
Publisher
Makerere University
Abstract
Okusookera ddala, obuwangwa y’engeri ennambulukufu abantu ab’eggwanga erimu oba ekitundu ekimu gye bakkiririzaamu oba gye bagoberera okugeza olulimi lwe boogera, emirimu gye bakola, engeri gye beeyisaamu wakati waabwe ne bantu bannaabwe, engeri gye balabiriramu abalwadde, gye bayambamu mu biseera eby’essanyu n’eby’ennaku, enkozesa y’eddagala, obufumbo, enkuza y’abaana, emizizo, ennyambala, ensinza, emikolo, ebivuga, amazina n’ebirala.
Description
Keywords
Ekizigo, Okuggya omukono mu ngabo, Abaggunju, Embeerabantu
Citation
Nalubega, F., Alinaitwe, G. H., Kato, H. Male, J. & Nakirijja, F. (2024). Amazina amaggunju mu buwangwa bw'Abaganda (Unpublished undergraduate dissertation). Makerere University, Kampala, Uganda.