Obukwatane n'obwawuko mu ggulama wa secondary ne University

dc.contributor.author Nabanoba, Jesca
dc.contributor.author Nabukenya, Maxi
dc.contributor.author Nantongo, Regina
dc.contributor.author Nabaganzi, Allen
dc.date.accessioned 2021-03-18T06:32:50Z
dc.date.available 2021-03-18T06:32:50Z
dc.date.issued 2020-12
dc.description Alipoota y'okunoonyereza eyawebwayo ffe waggulu ngekisaanyizo kyokufuna ddiguli yaffe e'obusomesa ku Makerere University en_US
dc.description.abstract Okunoonyereza kuno kwetegereza obwawuko obuli wakati wa ggulama wa University ne Secondary. Era twatunuulira ggulama asomesebwa ku mutendera gwa secondary ne University era twekaliriza obwawuko n'obukwatane Ku mitendera gy'ombiriri era mu kunoonyereza kwaffe twatunulira ebyafaayo by'olulimi Oluganda n'engeri gyelwatandika okusomesebwamu Ku madaala g'eby’enjigiriza agenjawulo naye essira twalissa Ku ddaala erya secondary ne University. Twatunuulira ggulama w'olulimi Oluganda n'engeri gy'asomesebwamu Ku madaala gombi nga wano twatunnulira ebifaanagana my nsomesa ya ggulaama wamu n'ebyo ebyawukana Ku mitendera gy'ombiriri. Ebisomesebwa mu ggulaama w'olulimi oluganda by'ebimu ddala Ku maddala gombi wabula Ku ddala erya university ggulaama bamusomesa n'obutunutundu bwe bwonna ate Ku Secondary ggulama bamuyita kungulu. Twakola okunonyereza kuno n'ekigendererwa ekyokulaga ensomesa ya ggulama okusinziira Ku nkula n’entegera y'abaana ku mitendera egyenjawulo en_US
dc.identifier.citation Nabanoba J., Nabukenya M., Nantongo R., Nabaganzi A., (2020)., Obukwatane n'obwawuko mu ggulama wa Secondary ne University., Makerere University., Kampala Uganda. en_US
dc.identifier.uri http://hdl.handle.net/20.500.12281/9619
dc.language.iso other en_US
dc.publisher Makerere University en_US
dc.subject Ggulaama en_US
dc.title Obukwatane n'obwawuko mu ggulama wa secondary ne University en_US
dc.type Other en_US
Files