Linguistic landscape in churches

dc.contributor.author Najjuko, Hadijah
dc.contributor.author Kiviiri, Ayubu Kanyike
dc.contributor.author Muwonge Ashiraf
dc.date.accessioned 2022-06-08T12:16:13Z
dc.date.available 2022-06-08T12:16:13Z
dc.date.issued 2021-10-22
dc.description A dissertation submitted to the school of Education in partial fulfillment of the requirement for the award of a degree of bachelor of Arts with Education of Makerere University en_US
dc.description.abstract Okunoonyereza kuno kwagenderera okwekaliriza ennimi ezikozesebwa ku bipande by’amasinzizo nga twekaliriza ennimi eziriko, enziringana yaazo, amakulu agali mubupande obwo mu bitundu by’e Lubaga mu Kampala Okunoonyereza kuno kwolese nti ennimi ezisinga okulabikira ku bipande by’amasinzizzo ziri nnya,Olungereza,Oluganda,Oluswayiri awamu n’oluwalabu. wano wetwalabira nga olungereza lwe lusinga okulabikira ku bupande obw’enjawulo okusinga ennimi ennansi kubanga luno lulabikira kumpi ku buli kapande nebwekaba nga kaliko olulimi olunansi ng’oluganda. kino no kitegeeza nti amasinzizzo agasinga gakozesa nnimi ngwira nga oluswayiri, oluwalabu awamu n’Oluzungu okusinga ennimi ennansi. Okusinziira ku kunoonyereza kwaffe kuno ffe tuteesa nti newankubadde ennimi engwira ze zi singa okukozesebwa mu mpya zino, kyandibadde kirungi abakulu baago okusoosa ennimi ennansi buli muntu n’asobola okufuna obubaka amangu okusinga okukozesa ennimi abantu ze bateekakasa bulungi mu kwogera ne mu kuwandiika en_US
dc.identifier.citation Najjuko, H. at el. (2021). Linguistic landscape in churches. Unpublished undergraduate dissertation. Makerere University; Kampala-Uganda. en_US
dc.identifier.uri http://hdl.handle.net/20.500.12281/13024
dc.language.iso other en_US
dc.publisher Makerere University. en_US
dc.subject Research Subject Categories::SOCIAL SCIENCES::Social sciences::Education en_US
dc.title Linguistic landscape in churches en_US
dc.type Thesis en_US
Files