Epipikirizo epitupikiriza okusalawo bye tusomesa ku daala lya secondary

dc.contributor.author Nakiboneka, Joyce
dc.contributor.author Namaganda, Catherine
dc.contributor.author Nakibuuka, Shamira
dc.contributor.author Namale, Immaculate
dc.date.accessioned 2021-04-21T07:26:09Z
dc.date.available 2021-04-21T07:26:09Z
dc.date.issued 2021-04-14
dc.description A Dissertation submitted in partial fulfilment of requirements for the award of the degree of Bachelor of Arts with Education of Makerere University. en_US
dc.description.abstract Okunoonyereza kuno kwagenderera okulaba ebipikirizo ebyo ebitupika oba okutusikiriza okulonda ebyo bye tusomesa mu Luganda lwa sekendule mu Kasubi ekisangibwa mu Lubaga mu disitulikiti y'e Kampala.Mu nnyanjula eno twalaba egimu ku mitendera olulimi oluganda mwe lwayita okutuuka okusomesebwa Oluganda lwe lulimi olunnansi olw’abantu abamanyiddwa nga Abaganda n'abo abatali naye nga bazaaliranwa baalwo. Lwe lumu ku nnimi enkulu ezoogerebwa mu Uganda era nga okunoonyereza okwakolebwa mu mwaka gwa 2002 kwalaga nti olulimi luno lwali lwogerebwa abantu nga obukadde butaano (kyateeberezebwa nti abantu nga obukadde buna be baali balwogera nga olulimi lwabwe olusooka) nga okusingira ddala lwogerwa mu masekkati ga Uganda nga mw’otwalidde ekibuga ekikulu Kampala. Okusinziira ku UNESCO (2018) yagamba nti olulimi Oluganda lwe lulimi lw'osanga naaboogezi waakiri buli katundu akali mu gwanga Uganda. Oluganda lukwata kifo kyakubiri mu nnimi ezisinga okwogerwa mu Uganda. Mu ngeri eno, luddirira Olungereza ate ne luddirirwa Oluswayiri. Olulimi luno lugwa mu kiti ky’ennimi za Bantu era nga lulina akalandira ku luse olw’omu bitundu bya Niger-Congo. en_US
dc.identifier.citation Nakiboneka, J., Namaganda, C., Nakibuuka, S., Namale, I. (2021).Epipikirizo epitupikiriza okusalawo bye tusomesa ku daala lya secondary. Unpublished undergaduate dissertation. Makerere University; Kampala-Uganda en_US
dc.identifier.uri http://hdl.handle.net/20.500.12281/10222
dc.language.iso other en_US
dc.publisher Makerere University. en_US
dc.title Epipikirizo epitupikiriza okusalawo bye tusomesa ku daala lya secondary en_US
dc.type Thesis en_US
Files