Enzimba ya ffuleezi nnalinnya mu lulimi Oluganda

dc.contributor.author Iga, Ismayira
dc.contributor.author Nantume, Christine
dc.contributor.author Nalutaaya, Margret
dc.contributor.author Nanyonjo, Bena Kizza
dc.date.accessioned 2021-03-11T10:24:48Z
dc.date.available 2021-03-11T10:24:48Z
dc.date.issued 2021-12
dc.description.abstract Alipoota eno etuumiddwa omutwe ogugamba ENZIMBA YA FFULEEZI NNALINNYA MU LULIMI OLUGANDA. Era nga eweza obungi bwa mpapula ana mu taano(45) era nga eri mu Lulimi lumu lwokka Luganda okuva ku ntandikwa okutuuka ku nkomerero yaayo. Alipoota eno era yeetabwamu abanoonyereza bana nga bwe balambikiddwa waggulu ku ntandikwa era nga bonna bayizi ku Ssetendekero Makerere. Nga alipoota eno enoonyezebwako era n'okuwandiikibwa bino bye byali ebiruubirirwa. Okuzuula engeri Ffuleezi Nnalinnya jekozesebwamu mu nnimi ez'enjawulo nengeri jekyukakyukamu mu bigo eby'enjawulo naddala mu Lulimi Oluganda. Ate era n'okulaba nga abantu abalala abaliba betaaze okunoonyereza ku muli nga guno bafuna okwanguyizibwa nga beyambisa okunoonyereza kuno okukoleddwa. Nga alipoota eno ewandiikibwa enkola zino wammanga ze zeyambisibwa ennyo okuli enkola ey'okubuuza ebibuuzo eri aboozi bennimi ez'enjawulo naddala Oluganda, enkola ey'okwetegereza abantu nga bazimba emboozi wamu n'okunyumya ne bannaabwe nga bwetuwandiika buli kye boogera. en_US
dc.identifier.uri http://hdl.handle.net/20.500.12281/9422
dc.language.iso other en_US
dc.publisher Makerere University en_US
dc.subject Lulimi oluganda en_US
dc.subject Ffuleenzi en_US
dc.title Enzimba ya ffuleezi nnalinnya mu lulimi Oluganda en_US
dc.type Thesis en_US
Files