Show simple item record

dc.contributor.authorNakayiza, Flavia
dc.contributor.authorNakayiwa, Agatha
dc.contributor.authorNakamya, Irene
dc.contributor.authorSetimba, Joseph
dc.date.accessioned2021-04-21T07:58:01Z
dc.date.available2021-04-21T07:58:01Z
dc.date.issued2021-08
dc.identifier.urihttp://hdl.handle.net/20.500.12281/10228
dc.description.abstractMu mulimu gunno twolese abawandiisi ab'enjawulo abannyonyola ku nzirugaze n'engeri gyezikozesebwamu. Mulimu ebiwandiiko ebyenjawulo byetwesigamyeeko mukunoonyereza kuno nga mu ebyo mwemuli engero empanvu nga zinnunula omunakku, Bwali Butamannya emizannyo nga gwosussa emwanyi ,Lozio bba ssesiriya. Mukunoonyeereza kuno tuzudde oba nga nnakongezalinnya zonna zigattibwako enzirugaze mu luganda. Mulimu omulimu gwenzirugaze bweziba zigattibwa ku nnakongezalinnya. Mulimu ebiwandiiko ebyenjawulo ebikwatta kunzirugaze, empandiika entongole ey'olulimi oluganda wammu nokwekeneenya ebiwandiiko ebikwata ku kinoonyerezebwako. Mu mulimu gunno tuzudde omulimu gwenzirugaze bweziba nga zigattiddwa ku nnakongezalinnya. Mu mulimu gunno mweyolekeramu n'ebyo ebyetaaga okwongera okunoonyerezebwako.en_US
dc.language.isootheren_US
dc.publisherMakerere Universityen_US
dc.subjectNzirugazeen_US
dc.subjectOmunakkuen_US
dc.subjectEmizannyoen_US
dc.titleNnakongeza linnya nga zigatiddwako enzirugaze n'omugaso gwa zonga zigatiddwako.en_US
dc.title.alternativeThe importance of enclicts when added with adjectivesen_US
dc.typeThesisen_US


Files in this item

Thumbnail

This item appears in the following Collection(s)

Show simple item record