Show simple item record

dc.contributor.authorNassonzi, Dorah
dc.contributor.authorWasswa, Joseph Male
dc.contributor.authorNantanda, Zainah
dc.date.accessioned2022-05-16T12:23:18Z
dc.date.available2022-05-16T12:23:18Z
dc.date.issued2021-03-21
dc.identifier.citationNassonzi, Dorah, Wasswa J. M, Nantanda, Z. (2021).Endowooza abantu ze balina ku Lulimi Oluganda nga'essomo erisomesebwa mu masomero ga ssekendule n'amatende agaa wagulu mu mbeera abantu.kero. Unpublished undergraduate dissertation. Makerere University; Kampala-Uganda.en_US
dc.identifier.urihttp://hdl.handle.net/20.500.12281/12564
dc.descriptionA report submitted to the school of Education in partial fulfillment of the requirement for the award of degree of bachelor Arts with Education of Makerere University.en_US
dc.description.abstractokunoonyereza kuno kwali kukwata ku ndowooza ez'enjawulo abantu zebalina ku lulimi oluganda nga essomo elisomesebwa mu ssekendule ne mu matendekero agawaggulu. yakolebwa mu bitundu bye Nakulabye mu Lubaga. kyazuulibwa nti Oluganda nga essomo erisomesebwa mu ssekendule ne mu matendekero agawaggulu kukasiza ddala nti okunoonyerza kuno ku malawo endowooza ezo abayizi zebalina ku maddala gombi , mu bazadde wamu n,abasomesa nga abantu bonna baakoleddwako okunoonyereza era bonna tukasa nti buli anaasoma okunoonyereza kwaffe tayinza kusigala kyekimu. Oluwannyuma lwa ebyo ebyazuulwa naffe twakasa nti ddala kituufu abantu babadde n’endowooza enkyamu ddala ku lulimi nga essomo erisomesebwa abayizi mu mutendera gyombi gamba owa Ssekendule saako n’amatendekero agawaggulu era okunoonyerza kwaffe kuno kwakumalawo okubuusabuusa mu bantu basoma olulimi Oluganda kumitendera gyonna, kaakano ekirala kyetutatuuseeko kwekulaba okusoomooza okwolekedde olulimi Oluganda mu by’enjigiriza naddala ku ddaala lya ssekendule olw’enkyukakyuka mu bisomesebwa ebibya nate obwetaagavu bw’okumanya lwaki omuwendo gw’abayizi abasoma olulimi Oluganda gugenda gukeewa buli lukya nakyo lkyetaagisa okunoonyerezebwako.en_US
dc.language.isootheren_US
dc.publisherMakerere University.en_US
dc.titleEndowooza abantu ze balina ku Lulimi Oluganda nga'essomo erisomesebwa mu masomero ga ssekendule n'amatende agaa wagulu mu mbeera abantu.keroen_US
dc.typeThesisen_US


Files in this item

Thumbnail

This item appears in the following Collection(s)

Show simple item record