Show simple item record

dc.contributor.authorNajjuko, Hadijah
dc.contributor.authorKiviiri, Ayubu Kanyike
dc.contributor.authorMuwonge Ashiraf
dc.date.accessioned2022-06-08T12:16:13Z
dc.date.available2022-06-08T12:16:13Z
dc.date.issued2021-10-22
dc.identifier.citationNajjuko, H. at el. (2021). Linguistic landscape in churches. Unpublished undergraduate dissertation. Makerere University; Kampala-Uganda.en_US
dc.identifier.urihttp://hdl.handle.net/20.500.12281/13024
dc.descriptionA dissertation submitted to the school of Education in partial fulfillment of the requirement for the award of a degree of bachelor of Arts with Education of Makerere Universityen_US
dc.description.abstractOkunoonyereza kuno kwagenderera okwekaliriza ennimi ezikozesebwa ku bipande by’amasinzizo nga twekaliriza ennimi eziriko, enziringana yaazo, amakulu agali mubupande obwo mu bitundu by’e Lubaga mu Kampala Okunoonyereza kuno kwolese nti ennimi ezisinga okulabikira ku bipande by’amasinzizzo ziri nnya,Olungereza,Oluganda,Oluswayiri awamu n’oluwalabu. wano wetwalabira nga olungereza lwe lusinga okulabikira ku bupande obw’enjawulo okusinga ennimi ennansi kubanga luno lulabikira kumpi ku buli kapande nebwekaba nga kaliko olulimi olunansi ng’oluganda. kino no kitegeeza nti amasinzizzo agasinga gakozesa nnimi ngwira nga oluswayiri, oluwalabu awamu n’Oluzungu okusinga ennimi ennansi. Okusinziira ku kunoonyereza kwaffe kuno ffe tuteesa nti newankubadde ennimi engwira ze zi singa okukozesebwa mu mpya zino, kyandibadde kirungi abakulu baago okusoosa ennimi ennansi buli muntu n’asobola okufuna obubaka amangu okusinga okukozesa ennimi abantu ze bateekakasa bulungi mu kwogera ne mu kuwandiikaen_US
dc.language.isootheren_US
dc.publisherMakerere University.en_US
dc.subjectResearch Subject Categories::SOCIAL SCIENCES::Social sciences::Educationen_US
dc.titleLinguistic landscape in churchesen_US
dc.typeThesisen_US


Files in this item

Thumbnail

This item appears in the following Collection(s)

Show simple item record