Show simple item record

dc.contributor.authorNansubuga, Hasifah
dc.contributor.authorNassaka, Meble
dc.contributor.authorTusuubira, Esther
dc.date.accessioned2022-10-06T08:53:22Z
dc.date.available2022-10-06T08:53:22Z
dc.date.issued2022-02
dc.identifier.urihttp://hdl.handle.net/20.500.12281/13335
dc.description.abstractMu kunoonyereza kuno okwali ekamwokya, Okusinziira ku kunoonyereza kwaffe kyeraga lwatu nti ensobi nnyingi ezeeyolekedde ku bupande naye nga ate nebannyini bwo tebamanyi nti buliko ensobi nga kino kiviira ddala ku nsonga ezamennyedwa waggulu nga abantu obutettannira nnyo lulimi lwabwe nga balugigiikiriza n’olulimi Oluyaaye olusinga okukozesebwa mu kitundu kino. Nabwekityo kisaanidde bannannimi okwagazisa ennyo abantu olulimi lwabwe Oluganda olwo batandike okulwettanira ennyo mu kuluwandiika nemukulwogera awo nno ensobi zino nazo zijja kukendeera sinakindi n’okugwerawo ddala. Nabwekityo tukuba omulanga eri abo abaddukannya eby’ensoma gamba nga ekitongole ky’eby’engigiriza okwongera amaaanyi mu lulimi luno Oluganda nga omwana aluyiga okuviira ddala mu buto, kino kijja kuyambako mukugonjoola ekizibu kino eky’okuwandiika obukyamu ku bupande. Okwongereza kw’ebyo waggulu abasomesa abasomesa olulimi luno kisaana bafiibweko nga balina obwetaavu bw’ekintu kyonna gamba nga obutabo ate nabo baagazise abayizi olulimi lwabwe okusinga okulubakyaya.en_US
dc.language.isoenen_US
dc.publisherMakerere Universityen_US
dc.subjectLuganda languageen_US
dc.subjectAdvertisingen_US
dc.subjectMarketingen_US
dc.subjectBillboardsen_US
dc.subjectSignpostsen_US
dc.titleEngeri olulimi Oluganda gyerukozesebwamu ku bupande obulanga eby’amaguzi ku maduuka g’e Kamwokyaen_US
dc.typeThesisen_US


Files in this item

Thumbnail

This item appears in the following Collection(s)

Show simple item record