Show simple item record

dc.contributor.authorNalumaga, Sharon
dc.contributor.authorNamakula, Lindalee
dc.contributor.authorNakagiri, Immaculate
dc.date.accessioned2023-01-19T10:41:53Z
dc.date.available2023-01-19T10:41:53Z
dc.date.issued2022-10-13
dc.identifier.citationNalumaga, S., Namakula, L., & Nakagiri, I. (2022). Olulimi Oluganda mukakuubagano n'ennimi endala: [Luganda in conflict with other languages]. (Unpublished Undergraduate Dissertation). Makerere University, Kampala, Uganda.en_US
dc.identifier.urihttp://hdl.handle.net/20.500.12281/14495
dc.descriptionAlipoota y'okunoonyereza okwakolebwa nga kwangenderera okutuukiriza ekimu ku busaanyizo by'okumaliriza ddiguli mu Busomesa (B.A.ED.) Description in English: [A dissertation submitted in partial fulfillment of the requirements for the award of the degree of Bachelor of Arts with Education (BAED) of Makerere University]en_US
dc.description.abstractOMULAMWA: Ethologue (2017) agamba nti Uganda erina ennimi ezisukka mu makumi ana (40) naye nga olulimi Oluganda lwe lusinga okubeera n’aboogezi abasinga obungi ku nnimi endala zonna mu kibuga Kampala. Olw’okuba nti olulimi Oluganda lwe lusinga okwogerebwa, weesanga nga aboogezi b’ennimi endala nga webasisinkana n’aboogezi b’olulimi Oluganda wabeerawo obukuubagano obutali bumu oluvannyuma lw’aboogezi b’ennimi ezo okusisinkana okugeza nga olulimi Oluganda okufiirwa ebigambo ebimuoba ennyingo ezimu nga weesanga nga ebigambo ebimu biggyibwamu ennyingo ezimu okusobola okukola amakulu mu nnimi endala, entuuma y’ebintu ebimu nayo eyawukana wakati w’Oluganda n’ennimi endala olwo nno ne wabeerawo akakuubagano wakati w’Oluganda n’ennimi endala okugeza mu Luganda amazzi mu Luganda gayitibwa “amazzi” naye ate mu lulimi Olusoga amazzi gayitibwa “amaadi” olwo Oluganda ne luba nga lubuzizza ennyingo ezimu oboolyawo n’okusikizibwa ennyingo endala. Ekirala nti ebigambo ebimu bibuza amakulu singa bizzibwa mu lulimi olulala nga Olungereza okugeza “okumpisaamu amaaso” ekivvuunulwa nga “passing eyes through me” nga omuntu bwaba ayogedde bwatyo mu Lungereza kiba kizibu omuntu omulala okufuna amakulu geegamu n’ago agali mu mu ekyo eky’Oluganda. Abstract in English: [The purpose of this study was to investigate the conflicts that emerge when Luganda speakers communicate with other language speakers].en_US
dc.language.isoenen_US
dc.publisherMakerere Universityen_US
dc.subjectLuganda languageen_US
dc.subjectlanguagesen_US
dc.titleOlulimi Oluganda mukakuubagano n'ennimi endala: [Luganda in conflict with other languages]en_US
dc.typeThesisen_US


Files in this item

Thumbnail

This item appears in the following Collection(s)

Show simple item record