Show simple item record

dc.contributor.authorNakacwa, Margaret
dc.contributor.authorNakanwagi, Leira
dc.contributor.authorNabatanzi, Halima
dc.contributor.authorWamala, Ronald
dc.date.accessioned2024-01-09T10:21:06Z
dc.date.available2024-01-09T10:21:06Z
dc.date.issued2023-08
dc.identifier.citationNakacwa, M. et al. (2023) Okunoonyereza ku nkyukakyuka ezizze zibaawo mu bufumbo; unpublished dissertation, Makerere Universityen_US
dc.identifier.urihttp://hdl.handle.net/20.500.12281/18147
dc.descriptionOkunoonyereza okutuukiriza ebisaanyizo bya diguli mu busomesa (Bachelor of Arts with Education) mu Ssematendekero Makerere.en_US
dc.description.abstractOkunoonyereza ku nkyukakyuka ezizze zibaawo mu bufumbo kwatwaliramu okwekenneenya obufumbo mu bissera eby’edda n’eby’ensangi zino oluvannyuma enkyukakyuka ziryoke zeerage kyere. Kino kyatuukibwako mu bigendererwa bisatu nga bwe bizze byanukulwa mu kunoonyereza kuno Ekigendererwa ekyasooka, okuzuula ebyalinga mu bufumbo obw’edda, kyatunuulira obufumbo obw’edda okuva ku bantu abafumbo abaweza emyaka nsanvu okutuuka ku kyenda. Bano baawa ebiwe awatali kyekubiira nga boogera ku bugagga bw’ennono zaabwe ezibaddewo okuva edda n’edda. Ebiwe ebyava mu bantu bano byakolanga obujulizi ku byakolebwanga mu bufumbo obw’edda mu kwekenneenya enkyukakyuka ezizze zibaawo mu bufumbo ekyali ekigendererwa lukulwe mu kunoonyereza kuno. Ekigendererwa eky’okubiri, okuzuula ebiri mu bufumbo bw’ensangi zino, kyatunuulira obufumbo ensangi okuva ku bafumbo abaweza emyaka kkumi na munaana okutuuka ku myaka ana. Bano baawa ebiwe mu kunoonyereza kuno ebyesigamizibwako ebyava mu bufumbo obw’edda okusobola okufuna enkyukakyuka bu bfumbo. Ekigendererwa eky’okusatu, okuzuula enkyukakyuka eziri mu bufumbo, kyageraageranya ebiwe okuva mu bufumbo obw’edda n’obw’ensangi zino okusobola okulaba enkyukakyuka. Kyazuulibwa nti obufumbo mu biseera bino bwakolebwanga mu ngeri za njawulo era ejawulo zino ne zirambibwa nga enkyukakyuka mu bufumbo. Olwo n’ekiruubirirwa ky’okunoonyereza lukulwe ne kituukibwakoen_US
dc.language.isootheren_US
dc.publisherMakerere University.en_US
dc.subjectNkyukakyuka ezizze zibaawo mu bufumboen_US
dc.titleOkunoonyereza ku nkyukakyuka ezizze zibaawo mu bufumboen_US
dc.typeThesisen_US


Files in this item

Thumbnail

This item appears in the following Collection(s)

Show simple item record