SYLVIA, NANKYA; Nankya, Sylvia (Makerere University, 2022-08-23)
Okunoonyereza kuno kugenderera okwekenneenya oba okuyungulula ekirojjwa kya Zinnunula
Omunaku ekyawandiikibwa omwami E.N. Kawere nga tutunuulira omuluko, obukodyo wamu
n‟abakongozi mu kirojjwa kya Zinunula Omunaku.