Show simple item record

dc.contributor.authorIga, Ismayira
dc.contributor.authorNantume, Christine
dc.contributor.authorNalutaaya, Margret
dc.contributor.authorNanyonjo, Bena Kizza
dc.date.accessioned2021-03-11T10:24:48Z
dc.date.available2021-03-11T10:24:48Z
dc.date.issued2021-12
dc.identifier.urihttp://hdl.handle.net/20.500.12281/9422
dc.description.abstractAlipoota eno etuumiddwa omutwe ogugamba ENZIMBA YA FFULEEZI NNALINNYA MU LULIMI OLUGANDA. Era nga eweza obungi bwa mpapula ana mu taano(45) era nga eri mu Lulimi lumu lwokka Luganda okuva ku ntandikwa okutuuka ku nkomerero yaayo. Alipoota eno era yeetabwamu abanoonyereza bana nga bwe balambikiddwa waggulu ku ntandikwa era nga bonna bayizi ku Ssetendekero Makerere. Nga alipoota eno enoonyezebwako era n'okuwandiikibwa bino bye byali ebiruubirirwa. Okuzuula engeri Ffuleezi Nnalinnya jekozesebwamu mu nnimi ez'enjawulo nengeri jekyukakyukamu mu bigo eby'enjawulo naddala mu Lulimi Oluganda. Ate era n'okulaba nga abantu abalala abaliba betaaze okunoonyereza ku muli nga guno bafuna okwanguyizibwa nga beyambisa okunoonyereza kuno okukoleddwa. Nga alipoota eno ewandiikibwa enkola zino wammanga ze zeyambisibwa ennyo okuli enkola ey'okubuuza ebibuuzo eri aboozi bennimi ez'enjawulo naddala Oluganda, enkola ey'okwetegereza abantu nga bazimba emboozi wamu n'okunyumya ne bannaabwe nga bwetuwandiika buli kye boogera.en_US
dc.language.isootheren_US
dc.publisherMakerere Universityen_US
dc.subjectLulimi olugandaen_US
dc.subjectFfuleenzien_US
dc.titleEnzimba ya ffuleezi nnalinnya mu lulimi Olugandaen_US
dc.typeThesisen_US


Files in this item

Thumbnail

This item appears in the following Collection(s)

Show simple item record