• Login
    View Item 
    •   Mak UD Home
    • College of Education and External Studies (CEES)
    • School of Education (SEd.)
    • School of Education (SEd.) Collection
    • View Item
    •   Mak UD Home
    • College of Education and External Studies (CEES)
    • School of Education (SEd.)
    • School of Education (SEd.) Collection
    • View Item
    JavaScript is disabled for your browser. Some features of this site may not work without it.

    Enzimba n'enkozesa y'enzirugaze mu Luganda.

    Thumbnail
    View/Open
    Research Report (901.5Kb)
    Date
    2020-12
    Author
    Namusisi, Ritah
    Namuyomba, Fatinah
    Mukasa, Ambrose
    Nabachwa, Diana
    Metadata
    Show full item record
    Abstract
    Okunoonyereza kuno kugenda kusinga kwekaliriza engeri enzirugaze gye zizimbibwamu mu Luganda kko n’okuzuula engeri gye zikozesebwamu mu Luganda. Nga tusinziira ku mawulire naddala aga Bukedde n’ebitabo omuli amaanyi g’obuntu (Ssenkaayi, 2019) Twakubira okunoonyereza kuno nga tulaga ebyo ebibeera bizuuliddwa mu bufunze ssaako okulambikiramu ebyo ebyazuulwa newankubadde nga tebyali bya ssimba mu kunoonyereza kuno. Ebigendererwa bino twabikubira kinnakimu. Kyazuulibwa nti enzirugaze bugambo obwekwata ku kigambo nga buva mu senfo oba nnakalazi okulaga ekikolwa we kikolerwa wabula bwemala okufuuka enzirugaze tekigikakatako kulaga bifo bikolwa we bikolerwa. Enzirugaze erina obuzimbe obwenjawulo naye ekisinga obukulu nti okuggyako “mu” zonna ziwandiikibwa zisembyayo ennyingo “o” gamba nga vaawo, mpaayo, nvaako. Kyazuulibwa nti obuzimbe bw’enzirugaze busobola kubaawo ng’emboozi eri mu kyesirikidde oba nga teyeetengeredde. Twayongera ne tuzuula nti ng’erinnya lyayo, enzirugaze mu buzimbe bwayo tesobola kwetengerera yokka okuwa amakulu wabula buli lw’eteekebwa ku kigambo kikyusa amakulu.
    URI
    http://hdl.handle.net/20.500.12281/10025
    Collections
    • School of Education (SEd.) Collection

    DSpace 5.8 copyright © Makerere University 
    Contact Us | Send Feedback
    Theme by 
    Atmire NV
     

     

    Browse

    All of Mak UDCommunities & CollectionsTitlesAuthorsBy AdvisorBy Issue DateSubjectsBy TypeThis CollectionTitlesAuthorsBy AdvisorBy Issue DateSubjectsBy Type

    My Account

    LoginRegister

    Statistics

    Most Popular ItemsStatistics by CountryMost Popular Authors

    DSpace 5.8 copyright © Makerere University 
    Contact Us | Send Feedback
    Theme by 
    Atmire NV